Tuesday, November 29, 2022
HomeAmawulireWILLIAM RUTO AWANGUDDE OMUSANGO

WILLIAM RUTO AWANGUDDE OMUSANGO

Kkooti ensukkulumu e Kenya enywezezza obuwanguzi bwa Dr. Samoei William Ruto nga president omulonde ow’eggwanga eryo.

Ssaabalamuzi wa Kenya Martha Koome asomye ensala y’abalamuzi bonna, agambye nti byebasaze byebyo eby’enkomeredde ebyakkaanyiziddwako awatali kwesalamu.

Bano bakubye ebituli mu kwemulugunya okusinga obungi Odinga kweyassaayo.

RELATED ARTICLES

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here

Most Popular