Friday, December 2, 2022
HomeAmawulireMUSEVENI ABISE MUNYWANYI WE

MUSEVENI ABISE MUNYWANYI WE

Mu butongole president Yoweri Kaguta Museveni abikidde eggwanga okufa kwa Gen Elly Tumwine!

Museveni agambye nti Tumwine afiiridde muu kibuga Nairobi ekya Kenya leero nga bukya ku ssaawa 11:46.

Agambye nti afudde kookolo wa mawuggwe!

Agambye nti munywanyiwe ono azze abeera mu bifo by’okukulembeze eby’enjawulo naddala mu NRA-UPDF wamu n’obukulembeze ku mutendera gw’eggwanga lyonna.

Amwogeddeko ng’omusajja abadde kaada atawunyikamu era omukozi ateebalira.

RELATED ARTICLES

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here

Most Popular