Wednesday, September 28, 2022
HomeAmawulireMugende mweyanjure ku poliisi e Masaka – Minista Baryomunsi

Mugende mweyanjure ku poliisi e Masaka – Minista Baryomunsi

Okusinzira Ku minista avunanyizibwa kubyamawulire n’okulungamya eggwanga Dr.Chris Baryomunsi okunoonyereza era kwongede okusonga kubavuganya gavumenti okubeera emabega w’ettemu eriri e Masaka .

Abantu abasoba mu 70 bebakakwatibwa nga bano bagenda kwongera okusimbibwa mumbuga z’amateeka.

Minista ayongede okukakasa nti ensonga eno ey’okutemula abantu bakugikwata kanabwala okugimalawo bwatyo nalabula abo abatandise okweyambisa embeera egenda mu maaso e Masaka okutandika okusulira abantu ebibaluwa ebibatiisatiisa okubatuusako obulabe mubitundu bye Rubaga mu Kampala , e Nabbingo ne Ssembabule okukikomya.
Mubanga ery’enaku 37 lyetwakakuba emabega abantu 26 bebakatemulwa e Masaka bano okusinga nga bakadde era nga batema bateme ebijjambiya mungeri ey’obukambwe.

RELATED ARTICLES

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here

Most Popular