Thursday, April 11, 2024
HomeAmawulireM7 ASISINKANYE BANAMAJE MUBWANGU

M7 ASISINKANYE BANAMAJE MUBWANGU

Abaduumizi b’amagye g’amawanga; Uganda ne DR Congo basisinkanye President Yoweri Kaguta Museveni okumuyitiramu ku ngeri ebikwekweto bya Operation Shujaa ebyokufufuggaza abayeekera ba ADF mu Congo bwebitambula.
Gen Wilson Mbadi owa UODF ne Gen Christian Tshiwewe Songesha owa DR Congo, bategeezezza omukulu nti essaawa yonna olutalo ku bayeekera baakululinnyako.
Bwabadde abaanukula, Museveni awadde bannamagye bano amagezi nti mu bukobdyo bw’okuwangula olutalo lwonna, basaana okubeera okumpi era n’okukolagana obulungi n’abantu babulujjo (mwanayinchi)

RELATED ARTICLES

Most Popular