Wednesday, September 28, 2022
HomeAmawulireKAMALABYOONA WA BUGANDA MUNNAMATEEKA CHARLES PETER MAYIGA AKUBIRIZZA ABOLUDDA OLUVUGANYA GAVUMENTI, OKUSSA...

KAMALABYOONA WA BUGANDA MUNNAMATEEKA CHARLES PETER MAYIGA AKUBIRIZZA ABOLUDDA OLUVUGANYA GAVUMENTI, OKUSSA GAVUMENTI KU NNINGA

MENGO: KAMALABYOONA WA BUGANDA MUNNAMATEEKA CHARLES PETER MAYIGA AKUBIRIZZA ABOLUDDA OLUVUGANYA GAVUMENTI, OKUSSA GAVUMENTI KU NNINGA EKKOLE KU BISOMOOZA BANNA UGANDA OKUSINGA OKUWAKANYA NOKUDDANGA MY KUKAYANA.
KATIKKIRO BINO ABYOGELEDDE KU MBUGA ENKULU EYOBWAKABAKA BULANGE E MENGO, BWABADDE ASISINKANYE AKULIRA OLUDDA OLULUNGAMYA GAVIMENTI OMUBAKA MATHIAS MPUUGA NSAMBA.
KATIKKIRO MAYIGA ALAZE OBWETAAVU OBWA GAVUMENTI NABOLUDDA OLUVUGANYA OKUKOLERA AWAMU.
MUKUUMADAMULA ASABYE EBIJAMBIYA BIJIBWEEMU EBYOBUFUZI WABULA ABAVUNANYIZIBWA BANONYE ABATTEMU ERA NOBUJJULIZZI OBUBALUMA.
OMUBAKA MPUUGA, ATEGEEZEZZA KATIKKIRO NTI AGENDA KUTALAAGA GGWANGA NGA ASISINKANA ABAKULEMBEZE ABENONO NOKUBEBUZAAKO KWEBYO EBIBABOBBYA EMITWE MUNGERI EGGWANGA JYELIDDUKANYIZIBWAAMU.
OWEK MATHIAS MPUUGA NSAMBA ALOOPYE EMBUGA OKUBONABONA KWABANTU BA KABAKA ABALI E BUDDU NEBITUNDU BYA BUGANDA EBILALA.

EBIFANANYI NGA BWEBABADDE;

RELATED ARTICLES

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here

Most Popular