Wednesday, September 28, 2022
HomeAmawulireGavumenti erabudde ab'ebyokwerinda okukomya ebikolwa eby'okusiwuuka empisa

Gavumenti erabudde ab’ebyokwerinda okukomya ebikolwa eby’okusiwuuka empisa

Gavumenti eyongede okulabula ab’ebyokwerinda okukomya ebikolwa eby’okusiwuka empisa naddala nga baliko bebatebereza okuba abamenyi b’amateeka bebakwatta .

Dr.Chris Baryomunsi minista w’ebyamawulire , avumiride amaanyi agakozesedwa n’engeri ey’okutyobola bwebabadde bakwata akulira yunivasite ya Victoria Dr.Lawrence Muganga yadde nga ono yamaze nayimbulwa mukiro ekyakeseza olwa leero .

Ategeezeza nti okugyako nga ateberezebwa okuza omusango abadde awalira okumukwata naye mumbeera nga abadde agondede amateeka sikyabwenkanya ku mukwasa maanyi .

Wabula yadde nga Dr .Muganga ya yimbudwa okumunoonyerezako Ku kyagenda mu maaso ku misango egyabadde gimukwasiza okwabadde okubeera mu Uganda mungeri emenya amateeka , obutabeera nabaluwa emmukiriza ku kolera mu Uganda wamu n’okuteberezebwa okubega ku gavumenti .

Previous articleAba NRM bakyaddeko e Masaka
Next article
RELATED ARTICLES

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here

Most Popular