KAMALABYOONA WA BUGANDA MUNNAMATEEKA CHARLES PETER MAYIGA AKUBIRIZZA ABOLUDDA OLUVUGANYA GAVUMENTI,...
MENGO: KAMALABYOONA WA BUGANDA MUNNAMATEEKA CHARLES PETER MAYIGA AKUBIRIZZA ABOLUDDA OLUVUGANYA GAVUMENTI, OKUSSA GAVUMENTI KU NNINGA EKKOLE KU BISOMOOZA BANNA UGANDA OKUSINGA OKUWAKANYA NOKUDDANGA...
Gavumenti yeddiza enteekateeka zonna ez’okuziika n’okomyawo omubiri gw’a Ssaabasumba wabasodokisi
KAMPALA: Gavumenti yeddiza enteekateeka zonna ez'okuziika n'okomyawo omubiri gw'a Ssaabasumba wabasodokisi eyaffa kunkomerero ya sabiiti ewedde.
Mungeri yeemu Paapa w'eAlexandria asasidde abasodokisi n'ebanna Uganda olwokuviibwako...
Ababaka ba Parliament 2 okuli Muhamed Ssegirinya Kawempe North ne Allan...
KAMPALA: Ababaka ba Parliament 2 okuli Muhamed Ssegirinya Kawempe North ne Allan Ssewanyana owa Makindye West basindikiddwa ku Alimanda e kitalya okutuusa nga 15/9webanaddamu...
Katikiro Mayiga asisikanye Abakulu b’ekibuga Kampala
MENGO: Katikkiro wa Buganda, Owek. Charles Peter Mayiga asisinkanye Minisita wa Kampala, Hajati Minsa Kabanda awamu n’omumyuka we, Kabuye Kyofatogabye ne bateesa ku ngeri ez’enjawulo...
Mugende mweyanjure ku poliisi e Masaka – Minista Baryomunsi
Okusinzira Ku minista avunanyizibwa kubyamawulire n'okulungamya eggwanga Dr.Chris Baryomunsi okunoonyereza era kwongede okusonga kubavuganya gavumenti okubeera emabega w'ettemu eriri e Masaka .
Abantu abasoba mu...
Gavumenti erabudde ab’ebyokwerinda okukomya ebikolwa eby’okusiwuuka empisa
Gavumenti eyongede okulabula ab'ebyokwerinda okukomya ebikolwa eby'okusiwuka empisa naddala nga baliko bebatebereza okuba abamenyi b'amateeka bebakwatta .
Dr.Chris Baryomunsi minista w'ebyamawulire , avumiride amaanyi agakozesedwa...
Aba NRM bakyaddeko e Masaka
Omumyuka wa Ssentebe wa NRM mu Uganda Alhaji Moses Kigongo,nabakuungu bekibiina okuva e Kyaddondo bakyaddeko e Masaka okusaasira ffamire zaabantu abattibwa abebijjambiya ebikyaase e...
Abe Kibuli bwebakomyeewo ewaka okwegatta mu butongole mu kibiina ekibagatta ekya...
Eyali Akulira bama sheikh ku muzikitiki e kibuli, sheikh Abdul obeid kamulegeya akulembedemu banne akawungeezi k’olwaleero nebagenda ku muzikiti gwa Kampala mukdde okukakasa Mufti...
Minisita wensonga zo’bwapulezidenti Milly Babirye Babalanda asitukiddemu nageenda e Masaka
Minisita wensonga zo'bwapulezidenti Milly Babirye Babalanda asitukiddemu nageenda e Masaka okusisinkana abavunaanyizibwa ku byokwerinda mu Greater Masaka okutema empenda bwebageenda okukolera awamu okumalawo ettemu...