Saturday, August 13, 2022
HomeAmawulireAba NRM bakyaddeko e Masaka

Aba NRM bakyaddeko e Masaka

Omumyuka wa Ssentebe wa NRM mu Uganda Alhaji Moses Kigongo,nabakuungu bekibiina okuva e Kyaddondo bakyaddeko e Masaka okusaasira ffamire zaabantu abattibwa abebijjambiya ebikyaase e Masaka n’okusalira wamu amagezi ngabakozesa obukiiko bwa NRM ku butya bwebayiinza okuyamba okukuuma nokumalawo obuttemu bwebijjambiya mu kitundu.

Bano basisinkanye abakulembeze ba NRM,abebyaalo namagombolola ne disitulikiti eziri mu Greater Masaka okusalira ekizibu kino amagezi nokulaba ngobukiiko bwa LC1 ku byaalo busibwaamu amaanyi okukuuma ebyaalo byaabwe ngensisinkano eno ebadde ku Royal Gardens mu kibuga Masaka.

RELATED ARTICLES

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here

Most Popular